Anfukuula - Museke African song lyrics

Enable Javascript in your browser to browse the full media gallery
Mumpe ku fanni kubba embugumu linzitta nziyira
Nga njagalaa amazzi nkulinge kubanga nffa
Ono omwana banange afusse ensogga
Buli iwe nmulabye, ne funkuuka uh
Kiringa kirwadde, kiva kumuttwe
Nekikirra paka ku meeme
Ekiwaato wulira bamba mbagambye anfukuula
Chorus
Kyenva muyimbira eh eh mama anfukuula
Kyenva munsidiraa eh eh mama anfukuula
Kyenva mukabiraa eh eh mama anfukuula
Buli iwemulaabe nzeena ne muyimbira
Ekintuseeko munyabe nfunne edagaalla
Kisuseesoko njidde yidde
Kiringa kirwadde, kivva kumuttwe
Nekikirra paka ku meeme
Mbadyawo lubutto bamba
Ekiwatto kyisaba anyigekko
Kati obwongo bwesiba sissa mbagambye anfukuula
Chorus ![]()
Oh oh oh oh yeah hey yeah
Oh oh oh oh omwana anfuukula nzee
Oh oh oh oh Grace nfuukuka nzee
Oh oh oh oh sibalimba anfuukula nzee
Bampalampa bampalampa pampa
Chorus 2x
© Grace Nakimera
Watch the Ankufuula video
Produced by Centrix
Lyrics from musicugandan.com











where can i get some of her songs???
she is really good
Post new comment